Bino Bikulu!
Bino wamanga byewetaaga okutekamu okusabakwo okwa Bbasale oba Sikaala
- Alipoota okusinziira ku mutendera kwooli. Bwoba osaba mu S.1, S.5 oba Yunivasite, bera ne passlip (PLE, UCE oba UACE). Bwoba Osaba mu bibiina ebirala, beera ne report ya taamu ewedde
- Beera n'ekifaananyi ekya pasipooti oba beera woosobola okwekubizisa n'lukomo lwokozesa